$2.00

Ekitabo kino kirimu essaala ez’amaanyi ze weetaaga ezijja okukuyamba okwekutula n’okwesumulula ku mbeera zonna embi eziretebwa omulabe ezisibye emikisa gyo. Tosanye kukisuubwa. Kyefunire olwaleero.  

Category:

Ebintu bingi ebikolebwa mu bika byaffe mwetusibuka ebinyiiza Katonda. Ebiseera ebisinga tulemererwa okulaba emikisa gy’Omukama mubulamu bwaffe olw’ensonga nnyingi nga mwe muli okubeera mu busibe bw’empewo z’ebika byaffe mwe tusibuka, emitawaana egiva ku Lubaale, ebyokusamira, ebyokoola, ebisiraani, ebikoligo, eddogo, n’ebibi byaffe byennyini bye tukola buli lukya. Ebyo byonna bituleetera ebikolimo n’okusiba emikisa gyaffe. 

Ekitabo kino kirimu essaala ez’amaanyi ze weetaaga ezijja okukuyamba okwekutula n’okwesumulula ku mbeera zonna embi eziretebwa omulabe ezisibye emikisa gyo. Tosanye kukisuubwa. Kyefunire olwaleero.  

Prices quoted exclude: Shipping /postage costs

There are no reviews yet.

Be the first to review “Novena Ey’enaku 40 Eyokusumulula Ebisibye Emikisa Gyo”